Song: Atankwatibwa Nsonyi
Artist:  Brian Lubega
Year: 2021
Viewed: 8 - Published at: 7 years ago

Verse
Bwenasobya Tewangobera bweru
Wampita n'onsembeza wooli
Bwe wampa erinnya epya
Nze ani gw'oyagala bwoti
Tewapapa kunsalira musango
Tewasiba busungu bwo gyendi
Wamalilira okunfirira
Nze ani gw'oyala bwoti

Chorus
Oli Katonda Atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Oli Katonda Atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi

Verse
Bwenetunulira salina kyendi
Omusaayi gwo gwegwantukuza
Nali sisaanira
Nali nze sigasa
Nze ani gw'oyagala bwoti
Chorus
Oli Katonda Atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Oli Katonda Atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi

( Brian Lubega )
www.ChordsAZ.com

TAGS :